Et 1:15 - Luganda Bible 200315 Kale ne nzirira abakulembeze abagezi era abamanyifu be mwalonda mu bika byammwe, ne mbafuula abakulu bammwe, abakulira abantu olukumi lukumi, n'ebikumi bikumi, n'amakumi ataano ataano, n'ekkumi kkumi. Ne nteekawo n'abakulembeze abalala mu bika byammwe. Sien die hoofstukEKITABO EKITUKUVU BAIBULI15 Kale ne nzirira abakulembeze abagezi era abamalirivu, ne mbafuula abakulembeze ab'enkumi, n'ebikumi, n'abataano, n'ab'amakumi, era n'abamyuka, ng'ebika byammwe bwe biri.” Sien die hoofstukEndagaano Enkadde n’Endagaano Empya15 “Bwe ntyo ne nzirira abakulu b’ebika byammwe, nga basajja ba magezi, abalina obumanyirivu, era abassibwamu ekitiibwa, ne mbalonda okubeeranga abakulembeze bammwe; okubanga abafuzi b’enkumi, n’abalala ab’ebikumi, n’abalala ab’amakumi ataano, n’abalala ab’ekkumi, mu bika byammwe byonna. Sien die hoofstukEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya15 Kale ne ntwala abakulu b'ebika byammwe, abasajja ab'amagezi, era ab'amaanyi, ne mbafuula abakulu bammwe, abaami b'enkumi, era abaami b'ebikumi, era abaami b'ataano, era abaami b'amakumi, era abamyuka, ng'ebika byammwe bwe biri. Sien die hoofstukBIBULIYA ENTUKUVU15 Awo ne nzigya mu bika byammwe abasajja abagezi, abamanyirivu, ne mbassaawo ng'abakulu bammwe, babe abagabe b'enkumi n'ebikumi, ataano n'amakumi, babe abakulu mu bika byammwe. Sien die hoofstukLuganda DC Bible 200315 Kale ne nzirira abakulembeze abagezi era abamanyifu be mwalonda mu bika byammwe, ne mbafuula abakulu bammwe, abakulira abantu olukumi lukumi, n'ebikumi bikumi, n'amakumi ataano ataano, n'ekkumi kkumi. Ne nteekawo n'abakulembeze abalala mu bika byammwe. Sien die hoofstuk |