Aanlyn Bybel

- Advertensies -




Eseza 1:7 - Luganda Bible 2003

7 Omwenge gwagabulirwa mu bikopo bya zaabu ebyenjawulo, nga tewali wadde ebibiri ebifaanagana, era kabaka yagabula omwenge mungi ddala.

Sien die hoofstuk Kopieer

EKITABO EKITUKUVU BAIBULI

7 Eby'okunywa byagabulirwa mu binywerwamu ebya zaabu, ebinywerwamu ebyo byali byanjawulo nga tebifaanana, n'omwenge gwa kabaka gwali mungi nnyo, ng'obugabi bwa kabaka bwe bwali.

Sien die hoofstuk Kopieer

Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya

7 Mu kugabula kwa kabaka, wayini yaweerezebwa mu bikopo bya zaabu, nga buli kimu tekifanagana na kinnaakyo, ne wayini wa Kabaka yali mungi ddala.

Sien die hoofstuk Kopieer

Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya

7 Ne babanywesa mu bintu ebya zaabu, (ebintu nga tebifaanana byokka na byokka,) n'omwenge ogwa kabaka mungi nnyo, ng'obugabi bwa kabaka bwe bwali.

Sien die hoofstuk Kopieer

Luganda DC Bible 2003

7 Omwenge gwagabulirwa mu bikopo bya zaabu ebyenjawulo, nga tewali wadde ebibiri ebifaanagana, era kabaka yagabula omwenge mungi ddala.

Sien die hoofstuk Kopieer




Eseza 1:7

Volg ons:

Advertensies


Advertensies