Eseza 1:4 - Luganda Bible 20034 Kabaka n'ayolesa obugagga n'ekitiibwa eby'obwakabaka bwe, okumala ennaku nnyingi, ezaawerera ddala ekikumi mu ekinaana. Sien die hoofstukEKITABO EKITUKUVU BAIBULI4 kabaka n'ayoleseza ennaku nnyingi obugagga obw'obwakabaka bwe n'ekitiibwa n'ettendo ery'obukulu bwe obutasingika, ennaku kikumi mu kinaana (180). Sien die hoofstukEndagaano Enkadde n’Endagaano Empya4 Yayolesa obugagga n’ekitiibwa n’ettendo eby’obwakabaka bwe okumala emyezi mukaaga. Sien die hoofstukEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya4 n'ayoleseza ennaku nnyingi obugagga obw'obwakabaka bwe obw'ekitiibwa n'ettendo ery'obukulu bwe obutasingika, ennaku kikumi mu kinaana. Sien die hoofstukLuganda DC Bible 20034 Kabaka n'ayolesa obugagga n'ekitiibwa eby'obwakabaka bwe, okumala ennaku nnyingi, ezaawerera ddala ekikumi mu ekinaana. Sien die hoofstuk |