Engero 1:8 - Luganda Bible 20038 Mwana wange, wulira kitaawo by'akuyigiriza, era tova ku ebyo nnyoko by'akukuutira. Sien die hoofstukEKITABO EKITUKUVU BAIBULI8 Mwana wange, wuliranga okuyigiriza kwa kitaawo, So tova mw'ebyo nnyoko bya kugamba. Sien die hoofstukEndagaano Enkadde n’Endagaano Empya8 Mwana wange ossangayo omwoyo eri ebiragiro bya kitaawo, era tolekanga kukuutira kwa maama wo; Sien die hoofstukEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya8 Mwana wange, wulira okuyigirizanga kwa kitaawo, So tova mu tteeka lya nnyoko: Sien die hoofstukBIBULIYA ENTUKUVU8 Wulira, mwana wange, eŋŋunjula ya kitaawo, etteeka lya nnyoko tolibuukangako; Sien die hoofstukLuganda DC Bible 20038 Mwana wange, wulira kitaawo by'akuyigiriza, era tova ku ebyo nnyoko by'akukuutira. Sien die hoofstuk |