Engero 1:3 - Luganda Bible 20033 Ziyigiriza amagezi ag'okukola ebituufu, n'okusala ensonga mu bwenkanya, n'okuba abeesimbu. Sien die hoofstukEKITABO EKITUKUVU BAIBULI3 Ziyigiriza amagezi ag'okukolanga eby'amagezi, Eby'obutuukirivu, eby'amazima ne by'obwenkanya. Sien die hoofstukEndagaano Enkadde n’Endagaano Empya3 Sulemaani yayagala abantu okuba n’empisa, n’obulamu obw’amagezi, okukolanga ebituufu, n’okubeera abenkanya n’okugobereranga ensonga; Sien die hoofstukEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya3 Okukkiriza okuyigirizibwanga okukolanga eby'amagezi, Obutuukirivu n'okusalanga emisango n'okugobereranga ensonga; Sien die hoofstukBIBULIYA ENTUKUVU3 okufuna okugunjulwa, okumanya, obutuukirivu, obutuufu n'obuluŋŋamu; Sien die hoofstukLuganda DC Bible 20033 Ziyigiriza amagezi ag'okukola ebituufu, n'okusala ensonga mu bwenkanya, n'okuba abeesimbu. Sien die hoofstuk |