Aanlyn Bybel

- Advertensies -




Engero 1:22 - Luganda Bible 2003

22 “Mmwe abatalina magezi, mulituusa wa okwagala obutamanya? Nammwe abanyoomi mulituusa wa okusanyukira obunyoomi? Era nammwe abasiru mulituusa wa okukyawa okumanya?

Sien die hoofstuk Kopieer

EKITABO EKITUKUVU BAIBULI

22 “Mmwe abatalina magezi, mulituusa wa okwagalanga obutaba na magezi? N'abanyooma okusanyukiranga okunyooma, N'abasirusiru okukyawanga okumanya?

Sien die hoofstuk Kopieer

Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya

22 Mulituusa ddi mmwe ab’amagezi amatono obutayagala kweyongera kuyiga by’amagezi, nammwe ab’amalala okunyoomanga eby’amagezi n’abasirusiru okukyawanga okumanya?

Sien die hoofstuk Kopieer

Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya

22 Mmwe abatalina magezi, mulituusa wa okwagalanga obutaba na magezi? N'abanyooma okusanyukiranga okunyooma, N'abasirusiru okukyawanga okumanya?

Sien die hoofstuk Kopieer

BIBULIYA ENTUKUVU

22 “Ababuyabuya munaatuusa wa okwagala obubuyabuya? Abasekerera, munaatuusa wa okusanyukira okusekerera, n'abasiru okukyawa amagezi?

Sien die hoofstuk Kopieer

Luganda DC Bible 2003

22 “Mmwe abatalina magezi, mulituusa wa okwagala obutamanya? Nammwe abanyoomi mulituusa wa okusanyukira obunyoomi? Era nammwe abasiru mulituusa wa okukyawa okumanya?

Sien die hoofstuk Kopieer




Engero 1:22

Volg ons:

Advertensies


Advertensies