Aanlyn Bybel

- Advertensies -




Ebyabaleevi 1:9 - Luganda Bible 2003

9 Omuntu oyo anaayozanga n'amazzi ebyenda byayo, n'ebirenge byayo n'amagulu gaayo, kabona n'ayokera byonna ku alutaari, ne biba ekiweebwayo ekyokebwa. Evvumbe lyakyo eddungi, lisanyusa Mukama.

Sien die hoofstuk Kopieer

EKITABO EKITUKUVU BAIBULI

9 naye ebyenda byayo n'amagulu gaayo anaabinaazanga n'amazzi; awo kabona anaayokeranga byonna ku kyoto, okuba ekiweebwayo ekyokebwa n'omuliro eky'evvumbe eddungi eri Mukama.

Sien die hoofstuk Kopieer

Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya

9 Eyaleese ekiweebwayo ekyo anaanaazanga n’amazzi eby’omu lubuto n’amagulu; ebyo byonna kabona anaabyokyanga ku kyoto ng’ekiweebwayo ekyokebwa, ekyokeddwa mu muliro ne kivaamu evvumbe eddungi erisanyusa Mukama.

Sien die hoofstuk Kopieer

Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya

9 naye ebyenda byayo n'amagulu gaayo anaabinaazanga n'amazzi: awo kabona anaayokeranga byonna ku kyoto, okuba ekiweebwayo ekyokebwa ekiweebwayo ekikolebwa n'omuliro, eky'evvumbe eddungi eri Mukama.

Sien die hoofstuk Kopieer

BIBULIYA ENTUKUVU

9 Ebyenda n'amagulu abyozanga mu mazzi ate kabona n'abyokera mu mwaliiro okutuusa okusirikka. Kino kitambiro ekyokye, ekiwonge n'omuliro, akawoowo akasanyusa Omukama.

Sien die hoofstuk Kopieer

Luganda DC Bible 2003

9 Omuntu oyo anaayozanga n'amazzi ebyenda byayo, n'ebirenge byayo n'amagulu gaayo, kabona n'ayokera byonna ku alutaari, ne biba ekiweebwayo ekyokebwa. Evvumbe lyakyo eddungi, lisanyusa Mukama.

Sien die hoofstuk Kopieer




Ebyabaleevi 1:9

Volg ons:

Advertensies


Advertensies