Ebyabaleevi 1:2 - Luganda Bible 20032 “Yogera n'Abayisirayeli obagambe nti bwe wabangawo mu mmwe awaayo ekitambiro eri Mukama, anaakiwangayo ng'aggya mu nte ze, oba mu ndiga ze, oba mu mbuzi ze. Sien die hoofstukEKITABO EKITUKUVU BAIBULI2 “Yogera n'abaana ba Isiraeri obagambe nti omuntu yenna mu mmwe bwawangayo ekiweebwayo, anaakiggyanga ku nte ze, oba ku mbuzi ze. Sien die hoofstukEndagaano Enkadde n’Endagaano Empya2 “Yogera n’abaana ba Isirayiri obagambe nti, ‘Omuntu yenna mu mmwe bw’aneeteesanga okuleeta ekiweebwayo eri Mukama, anaaleetanga ekiweebwayo kya nte ng’agiggya mu kiraalo kye, oba endiga oba embuzi ng’agiggya mu kisibo kye.’ Sien die hoofstukEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya2 Yogera n'abaana ba Isiraeri obagambe nti Omuntu yenna ku mmwe bw'awangayo ekitone eri Mukama, munaakiwangayo okukiggya ku nsolo, ku nte ne ku mbuzi. Sien die hoofstukBIBULIYA ENTUKUVU2 “Yogera eri Abayisirayeli obagambe nti: “ ‘Bwe mubangamu mu mmwe aweereza Omukama ekitone, ekitone kyammwe bwe kibanga kivudde mu bisolo by'awaka, kivanga mu ggana oba mu kisibo. Sien die hoofstukLuganda DC Bible 20032 “Yogera n'Abayisirayeli obagambe nti bwe wabangawo mu mmwe awaayo ekitambiro eri Mukama, anaakiwangayo ng'aggya mu nte ze, oba mu ndiga ze, oba mu mbuzi ze. Sien die hoofstuk |