Danyeri 1:8 - Luganda Bible 20038 Naye Daniyeli n'ateesa mu mutima gwe, obuteefuula atali mulongoofu ng'alya emmere, era ng'anywa omwenge ku lujjuliro lwa kabaka, kyeyava asaba Asupenazi amuyambe. Sien die hoofstukEKITABO EKITUKUVU BAIBULI8 Naye Danyeri n'ateesa mu mutima gwe obuteeyonoonyesanga ng'alya ku mmere, era ng'anywa ku mwenge ebyavanga ku mmeeza ya kabaka, n'asaba Asupenaazi amukirize aleme okweyonoonyesanga. Sien die hoofstukEndagaano Enkadde n’Endagaano Empya8 Naye Danyeri n’amalirira mu mutima gwe obuteeyonoonyesa na mmere na wayini ebyavanga ku mmeeza ya kabaka, n’asaba Asupenaazi amukkirize aleme kweyonoonyesa. Sien die hoofstukEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya8 Naye Danyeri n'ateesa mu mutima gwe obuteeyonoonyesanga n'emmere ya kabaka, newakubadde n'omwenge gwe yanywanga: kyeyava asaba omukulu w'abalaawe aleme okweyonoonyesanga. Sien die hoofstukLuganda DC Bible 20038 Naye Daniyeli n'ateesa mu mutima gwe, obuteefuula atali mulongoofu ng'alya emmere, era ng'anywa omwenge ku lujjuliro lwa kabaka, kyeyava asaba Asupenazi amuyambe. Sien die hoofstuk |