Danyeri 1:5 - Luganda Bible 20035 Kabaka n'alagira nti buli lunaku babawenga emmere n'omwenge eby'oku lujjuliro lwa kabaka, babaliisenga bwe batyo okumala emyaka esatu, bwe giriggwaako, balyoke babatwale babanjule mu maaso ga kabaka. Sien die hoofstukEKITABO EKITUKUVU BAIBULI5 Kabaka n'abalagira baweebwenga buli lunaku ku mmere ya kabaka, ne ku mwenge gwe yanywanga, babaliisenga bwe batyo okumala emyaka esatu, bwe giriggwaako balyoke bagende baweereze kabaka. Sien die hoofstukEndagaano Enkadde n’Endagaano Empya5 Kabaka n’alagira baweebwenga ku mmere ne ku wayini ebyagabulwanga ku mmeeza ya kabaka. Baali baakutendekebwa okumala emyaka esatu, n’oluvannyuma bagende baweereze kabaka. Sien die hoofstukEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya5 Kabaka n'abalagira omugabo ogwa bulijjo ogw'oku mmere ya kabaka, n'ogw'oku mwenge gwe yanywanga, era babaliisize emyaka esatu: bwe giriggwaako balyoke bayimirire mu maaso ga kabaka. Sien die hoofstukLuganda DC Bible 20035 Kabaka n'alagira nti buli lunaku babawenga emmere n'omwenge eby'oku lujjuliro lwa kabaka, babaliisenga bwe batyo okumala emyaka esatu, bwe giriggwaako, balyoke babatwale babanjule mu maaso ga kabaka. Sien die hoofstuk |