Danyeri 1:2 - Luganda Bible 20032 Mukama n'amuleka okuwamba Yehoyakiimu kabaka wa Buyudaaya, awamu n'ebintu ebimu eby'omu Ssinzizo, n'abitwala mu nsi y'e Sinaari, mu ssabo lya lubaale we, n'abiteeka mu materekero g'essabo eryo. Sien die hoofstukEKITABO EKITUKUVU BAIBULI2 Mukama n'awaayo Yekoyakimu kabaka wa Yuda mu mukono gwa Nebukadduneeza, era n'ebintu ebimu eby'omu nnyumba ya Katonda, n'abitwala mu nsi y'e Sinaali n'abiteeka mu ggwanika ery'omu ssabo lya katonda we. Sien die hoofstukEndagaano Enkadde n’Endagaano Empya2 Mukama n’awaayo Yekoyakimu kabaka wa Yuda, mu mukono gwa Nebukadduneeza, era n’ebintu ebimu eby’omu yeekaalu ya Katonda, Nebukadduneeza n’abiggyamu n’abitwala e Babulooni n’abiteeka mu ggwanika ery’omu ssabo lya lubaale we. Sien die hoofstukEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya2 Mukama n'awaayo Yekoyakimu kabaka wa Yuda mu mukono gwe, era n'ebintu eby'omu nnyumba ya Katonda ebimu: n'abitwala mu nsi Sinaali mu ssabo lya katonda we: n'aleeta ebintu mu ggwanika lya katonda we. Sien die hoofstukLuganda DC Bible 20032 Mukama n'amuleka okuwamba Yehoyakiimu kabaka wa Buyudaaya, awamu n'ebintu ebimu eby'omu Ssinzizo, n'abitwala mu nsi y'e Sinaari, mu ssabo lya lubaale we, n'abiteeka mu materekero g'essabo eryo. Sien die hoofstuk |