Danyeri 1:15 - Luganda Bible 200315 Ennaku ekkumi bwe zaggwaako, abavubuka abo ne balabika bulungi, era nga bagevvu okusinga abavubuka abalala bonna, abaalyanga emmere eva ku lujjuliro lwa kabaka. Sien die hoofstukEKITABO EKITUKUVU BAIBULI15 Awo ennaku ekkumi bwe zaggwaako, bo baali balabika bulungi, era nga bagezze okusinga abavubuka abalala bonna abaalyanga ku mmere ya kabaka. Sien die hoofstukEndagaano Enkadde n’Endagaano Empya15 Awo ennaku ekkumi bwe zaggwaako, bo baali banyiridde era nga bafaanana bulungi okusinga abavubuka abaalyanga ku mmere ya kabaka. Sien die hoofstukEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya15 Awo ennaku ekkumi bwe zaggwa, amaaso gaabwe ne gafaanana bulungi, era baali nga bagezze omubiri, okusinga abavubuka bonna abaalyanga ku mmere ya kabaka. Sien die hoofstukLuganda DC Bible 200315 Ennaku ekkumi bwe zaggwaako, abavubuka abo ne balabika bulungi, era nga bagevvu okusinga abavubuka abalala bonna, abaalyanga emmere eva ku lujjuliro lwa kabaka. Sien die hoofstuk |