Aanlyn Bybel

- Advertensies -

Danyeri 1:10 - Luganda Bible 2003

10 Kyokka omukulu w'abaweereza oyo, n'agamba Daniyeli nti: “Mukama wange kabaka mmutya. Ye yennyini ye yalagira bye munaalyanga ne bye munaanywanga. Kale singa temulabika bulungi nga bavubuka bannammwe abalala, obulamu bwange kabaka ayinza okubukolako akabi.”

Sien die hoofstuk Kopieer

EKITABO EKITUKUVU BAIBULI

10 Omukulu w'abalaawe n'agamba Danyeri nti, “Ntidde mukama wange kabaka, eyabalagira bye munaalyanga ne bye munaanywanga. Singa anaabalaba nga mukozze, nga temulabika bulungi nga abavubuka bannammwe abalala, kabaka ayinza okunzita.”

Sien die hoofstuk Kopieer

Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya

10 Asupenaazi n’agamba Danyeri nti, “Ntidde mukama wange kabaka, eyalagidde mulye emmere eyo n’ebyokunywa ebyo. Singa anaabalaba nga mukozze okusinga abavubuka abalala ab’emyaka gyammwe, kabaka ajja kunzita.”

Sien die hoofstuk Kopieer

Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya

10 Omukulu w'abalaawe n'agamba Danyeri nti Ntidde mukama wange kabaka, eyabalagira bye munaalyanga ne bye munaanywanga: kubanga kiki ekiriba kimulabya amaaso gammwe nga tegafaanana bulungi ng'abavubuka abenkana nammwe obukulu? Bwe gutyo omutwe gwange gwandirabye akabi eri kabaka.

Sien die hoofstuk Kopieer

Luganda DC Bible 2003

10 Kyokka omukulu w'abaweereza oyo, n'agamba Daniyeli nti: “Mukama wange kabaka mmutya. Ye yennyini ye yalagira bye munaalyanga ne bye munaanywanga. Kale singa temulabika bulungi nga bavubuka bannammwe abalala, obulamu bwange kabaka ayinza okubukolako akabi.”

Sien die hoofstuk Kopieer

Danyeri 1:10

Volg ons:

Advertensies

Advertensies