Abalam 9:56 - Luganda Bible 200356 Katonda bw'atyo bwe yasasula Abimeleki olw'omusango gwe yazza ku kitaawe ng'atta baganda be ensanvu. Sien die hoofstukEKITABO EKITUKUVU BAIBULI56 Katonda bwatyo bweyawalana eggwanga ku Abimereki, olw'ekikolwa kyeyakola eky'okutta baganda be ensanvu (70). Sien die hoofstukEndagaano Enkadde n’Endagaano Empya56 Katonda bw’atyo n’awalana eggwanga olw’obutali butuukirivu bwa Abimereki, olwa Abimereki okutta abaana ba kitaawe, abooluganda nsanvu. Sien die hoofstukEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya56 Katonda bwe yawalana bw'atyo obubi bwa Abimereki, bwe yakola kitaawe, kubanga yatta baganda be nsanvu: Sien die hoofstukBIBULIYA ENTUKUVU56 Katonda bwe yaweera bw'atyo ekibi Abimeleki kye yakola ku kitaawe ng'atta baganda be ensanvu; Sien die hoofstukLuganda DC Bible 200356 Katonda bw'atyo bwe yasasula Abimeleki olw'omusango gwe yazza ku kitaawe ng'atta baganda be ensanvu. Sien die hoofstuk |