Abalam 9:5 - Luganda Bible 20035 n'agenda mu nnyumba ya kitaawe mu Ofura, n'attirayo ku jjinja limu, baganda be ensanvu, batabani ba Yerubbaali. Naye Yotamu mutabani wa Yerubbaali asembayo obuto, ne yeekweka, n'atattibwa. Sien die hoofstukEKITABO EKITUKUVU BAIBULI5 N'agenda mu nnyumba ya kitaawe mu Ofula, n'attira baganda be ensanvu (70) batabani ba Yerubbaali ku jjinja limu, naye Yosamu mutabani wa Yerubbaali omuto n'awona; kubanga yeekweka. Sien die hoofstukEndagaano Enkadde n’Endagaano Empya5 N’alaga mu nnyumba ya kitaawe mu Ofula n’addira baganda be, batabani ba Yerubbaali nsanvu n’abattira ku jjinja. Naye omu ku baana abo omuto ayitibwa Yosamu mutabani wa Yerubbaali, n’adduka ne yeekweka. Sien die hoofstukEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya5 N'agenda mu nnyumba ya kitaawe mu Ofula, n'attira baganda be batabani ba Yerubbaali, be bantu ensanvu, ku jjinja limu: naye Yosamu mutabani wa Yerubbaali omuto n'afikkawo; kubanga yeekweka. Sien die hoofstukBIBULIYA ENTUKUVU5 N'ajja mu nnyumba ya kitaawe e Ofura n'atta baganda be ensanvu, batabani ba Yerubbaali, ku jjinja limu. Naye Yotamu, mutabani wa Yerubbaali asinga obuto, n'awonawo kubanga yeekweka. Sien die hoofstukLuganda DC Bible 20035 n'agenda mu nnyumba ya kitaawe mu Ofura, n'attirayo ku jjinja limu, baganda be ensanvu, batabani ba Yerubbaali. Naye Yotamu mutabani wa Yerubbaali asembayo obuto, ne yeekweka, n'atattibwa. Sien die hoofstuk |