Abalam 9:45 - Luganda Bible 200345 Abimeleki n'azibya olunaku olwo ng'alwanyisa ekibuga, n'akiwamba, n'atta abantu baamu, n'akimenyaamenya, n'akiyiwamu omunnyo. Sien die hoofstukEKITABO EKITUKUVU BAIBULI45 Abimereki n'azibya obudde ku lunaku olwo ng'alwana n'ekibuga; n'akikuba, n'atta abantu abaalimu; n'amenyamenya ekibuga, n'akiyiwamu omunnyo. Sien die hoofstukEndagaano Enkadde n’Endagaano Empya45 Abimereki n’azibya olunaku olwo ng’alwanyisa ab’omu kibuga, n’akiwamba, n’abaalimu n’abatta, n’ekibuga n’akizikiriza, n’akiyiwamu n’omunnyo. Sien die hoofstukEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya45 Abimereki n'azibya obudde ku lunaku olwo ng'alwana n'ekibuga; ekibuga n'akikuba, n'atta abantu abaali omwo: n'amenyamenya ekibuga, n'akisiiga omunnyo. Sien die hoofstukBIBULIYA ENTUKUVU45 Abimeleki n'alwanyisa ekibuga ekyo olunaku olwo lwonna, n'akikwata. Yatta bonna abaakirimu, nakyo n'akisaanyaawo, n'akimansaako omunnyo. Sien die hoofstukLuganda DC Bible 200345 Abimeleki n'azibya olunaku olwo ng'alwanyisa ekibuga, n'akiwamba, n'atta abantu baamu, n'akimenyaamenya, n'akiyiwamu omunnyo. Sien die hoofstuk |