Abalam 9:43 - Luganda Bible 200343 Awo n'atwala basajja be n'abagabanyaamu ebibinja bisatu, n'ateegera mu nnimiro, n'alinda. Bwe yalaba abantu nga bafuluma mu kibuga, n'avaayo gye yali yeekwese, n'abalumba. Sien die hoofstukEKITABO EKITUKUVU BAIBULI43 Awo n'atwala abantu n'abaawulamu ebibinja bisatu, n'ateegera mu nnimiro naalinda. Awo abantu bwe bafuluma mu kibuga n'abagolokokerako, n'abakuba. Sien die hoofstukEndagaano Enkadde n’Endagaano Empya43 Awo n’addira abasajja be n’abaawulamu ebibinja bisatu, n’ateegera abantu mu nnimiro. Bwe yalaba ng’abantu bafuluma ekibuga balage mu nnimiro, n’abalumba. Sien die hoofstukEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya43 Awo n'atwala abantu n'abaawulamu ebisinde bisatu, n'ateegera mu nnimiro: n'atunula, era, laba, abantu ne bafuluma mu kibuga; n'abagolokokerako, n'abakuba. Sien die hoofstukBIBULIYA ENTUKUVU43 N'addira eggye lye n'aligabanyaamu ebibinja bisatu, ne babeekwekerera mu nnimiro. Yalaba abantu bava mu kibuga, n'asituka n'abalumba. Sien die hoofstukLuganda DC Bible 200343 Awo n'atwala basajja be n'abagabanyaamu ebibinja bisatu, n'ateegera mu nnimiro, n'alinda. Bwe yalaba abantu nga bafuluma mu kibuga, n'avaayo gye yali yeekwese, n'abalumba. Sien die hoofstuk |