Abalam 9:4 - Luganda Bible 20034 Ne bamuwa ebitundu bya ffeeza nsanvu, bye baggya mu ssabo lya Baali-Beriti. Ensimbi ezo Abimeleki ze yakozesa okupangisa abasajja abataliiko kye bagasa era abatabufutabufu, ne bamugoberera, Sien die hoofstukEKITABO EKITUKUVU BAIBULI4 Ne bamuwa ebitundu ebya ffeeza nsanvu (70), bye baggya mu nnyumba ya Baaluberisi. Abimereki n'abikozesa okupangisa abasajja abalalulalu ne bamugoberera. Sien die hoofstukEndagaano Enkadde n’Endagaano Empya4 Ne bamuwa ebitundu bya ffeeza ebya sekeri nsanvu okuva mu ssabo lya Baaluberisi. Abimereki n’apangisa abayaaye n’abantu abataalina bya buvunaanyizibwa ne bamugoberera. Sien die hoofstukEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya4 Ne bamuwa (ebitundu) ebya ffeeza nsanvu bye baggya mu nnyumba ya Baaluberisi. Abimereki n'abiweera abasajja abataliiko kye bagasa abatali banywevu, ne bamugobereranga. Sien die hoofstukBIBULIYA ENTUKUVU4 Ne bamuwa sekeli za ffeeza nsanvu okuva mu kiggwa kya Baali-Beriti; Abimeleki n'azeyamba okugulirira abasajja endalagge, ne bamugobereranga. Sien die hoofstukLuganda DC Bible 20034 Ne bamuwa ebitundu bya ffeeza nsanvu, bye baggya mu ssabo lya Baali-Beriti. Ensimbi ezo Abimeleki ze yakozesa okupangisa abasajja abataliiko kye bagasa era abatabufutabufu, ne bamugoberera, Sien die hoofstuk |