Aanlyn Bybel

- Advertensies -




Abalam 9:38 - Luganda Bible 2003

38 Awo Zebuli n'alyoka amugamba nti: “Okwewaana kwo kuli ludda wa? Kubanga wagamba nti Abimeleki ye ani ffe okumuweereza? Bano be bantu be wanyooma. Kaakano weesowoleyo obalwanyise!”

Sien die hoofstuk Kopieer

EKITABO EKITUKUVU BAIBULI

38 Awo Zabbuli n'alyoka agamba Gaali nti, “Akamwa ko kaakano kali ludda wa kubanga wagamba nti, ‘Abimereki ye ani, ffe okumuweereza?’ Bano si be bantu be wanyooma? Kale nno kaakano fuluma olwane nabo.”

Sien die hoofstuk Kopieer

Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya

38 Awo Zebbuli n’alyoka amugamba nti, “Biki bye wali oyogera bwe wagamba nti, ‘Abimereki ye ani ffe okumuweereza?’ Abo si be bantu be wanyooma? Kaakano genda obalwanyise.”

Sien die hoofstuk Kopieer

Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya

38 Awo Zebbuli n'alyoka amugamba nti Akamwa ko kaakano kali ludda wa kubanga wayogera nti Abimereki ye ani, ffe okumuweereza? bano si be bantu be wanyooma? kaakano, nkwegayiridde, fuluma olwane nabo.

Sien die hoofstuk Kopieer

BIBULIYA ENTUKUVU

38 Zebuli n'amugamba nti: “Aluwa, si ggwe wagambye nti: ‘Abimeleki ye ani oyo gwe tuweereza?’ Abo si be bantu b'obadde ogaya? Kale nno balumbe obalwanyise.”

Sien die hoofstuk Kopieer

Luganda DC Bible 2003

38 Awo Zebuli n'alyoka amugamba nti: “Okwewaana kwo kuli ludda wa? Kubanga wagamba nti Abimeleki ye ani ffe okumuweereza? Bano be bantu be wanyooma. Kaakano weesowoleyo obalwanyise!”

Sien die hoofstuk Kopieer




Abalam 9:38

Volg ons:

Advertensies


Advertensies