Abalam 9:18 - Luganda Bible 200318 Naye mmwe olwaleero mwefuukidde ab'ennyumba ya kitange. Era batabani be, abantu ensanvu, mubattidde ku jjinja limu, Abimeleki mutabani w'omuzaana ne mumufuula kabaka wa Sekemu, kubanga ye wooluganda lwammwe. Sien die hoofstukEKITABO EKITUKUVU BAIBULI18 naye mmwe leero mwefulidde ennyumba ya kitange era mwattira batabani be ensanvu (70) ku jjinja limu, ne mufuula Abimereki, mutabani w'omuzaana we, kabaka w'abantu ab'omu Sekemu, kubanga ye muganda wammwe; Sien die hoofstukEndagaano Enkadde n’Endagaano Empya18 naye mmwe ne mujeemera ennyumba ya kitange ne muttira batabani be nsanvu ku jjinja limu, ne mufuula Abimereki omwana w’omuddu omukazi, kabaka w’abatuuze ab’omu Sekemu, kubanga ye muganda wammwe, Sien die hoofstukEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya18 nammwe mugolokose leero ku nnyumba ya kitange, era mwattira batabani be, abantu nsanvu, ku jjinja limu, ne mufuula Abimereki, mutabani w'omuzaana we, kabaka w'abasajja ab'omu Sekemu, kubanga ye muganda wammwe;) Sien die hoofstukBIBULIYA ENTUKUVU18 naye mmwe kati ennyumba ye gye mujeemedde ne mutta batabani be ensanvu ku jjinja limu, ne muddira Abimeleki, mutabani w'omuzaana obuzaana, ne mumufuula kabaka w'abantu b'e Sekemu mbu kubanga muganda wammwe, Sien die hoofstukLuganda DC Bible 200318 Naye mmwe olwaleero mwefuukidde ab'ennyumba ya kitange. Era batabani be, abantu ensanvu, mubattidde ku jjinja limu, Abimeleki mutabani w'omuzaana ne mumufuula kabaka wa Sekemu, kubanga ye wooluganda lwammwe. Sien die hoofstuk |