Abalam 8:8 - Luganda Bible 20038 Gidiyoni n'avaayo, n'ayambuka e Penweli, n'abantu baayo n'abasaba ekintu kye kimu. Naye ab'omu Penweli ne bamuddamu mu ngeri ye emu ng'ab'e Sukkoti. Sien die hoofstukEKITABO EKITUKUVU BAIBULI8 Awo Gidyoni n'avaayo n'ayambuka e Penueri, n'abaayo n'abagamba ebigambo bye bimu; abasajja abe Penueri nabo ne bamuddamu nga abe Sukkosi bwe baddamu. Sien die hoofstukEndagaano Enkadde n’Endagaano Empya8 Bwe yava eyo, n’ayambuka n’alaga e Penieri, n’abasaba ekintu kye kimu. Naye abantu b’e Penieri ne bamuddamu ng’abasajja ab’omu Sukkosi bwe bamuddamu. Sien die hoofstukEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya8 N'avaayo n'ayambuka e Penueri, n'abagamba bw'atyo: abasajja ab'omu Penueri ne bamuddamu ng'abasajja ab'omu Sukkosi bwe baddamu. Sien die hoofstukBIBULIYA ENTUKUVU8 Bwe yava eyo n'ayambuka e Penuweli, abaayo n'abagamba kye kimu, nabo ne bamwanukula ng'abasajja be Sukkoti bwe baali baanukudde. Sien die hoofstukLuganda DC Bible 20038 Gidiyoni n'avaayo, n'ayambuka e Penweli, n'abantu baayo n'abasaba ekintu kye kimu. Naye ab'omu Penweli ne bamuddamu mu ngeri ye emu ng'ab'e Sukkoti. Sien die hoofstuk |