Abalam 8:7 - Luganda Bible 20037 Gidiyoni n'agamba nti: “Kale, Mukama bw'alimala okuwaayo Zeba ne Zalumunna mu mikono gyange, ndibakubisa amaggwa n'emyeramannyo eby'omu ttale.” Sien die hoofstukEKITABO EKITUKUVU BAIBULI7 Gidyoni n'ayogera nti, “Kale Mukama bw'alimala okugabula Zeba ne Zalumunna mu mukono gwange, ne ndyoka mbakubisa amaggwa ag'omu nsiko n'emyeramannyo.” Sien die hoofstukEndagaano Enkadde n’Endagaano Empya7 Awo Gidyoni n’abaddamu nti, “Kale olw’ekyo kye muŋŋambye, Mukama Katonda bw’aligabula Zeba ne Zalumunna mu mukono gwange, ndiyuza emibiri gyammwe n’amaggwa ag’omu ddungu n’emyeramannyo.” Sien die hoofstukEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya7 Gidyoni n'ayogera nti Kale Mukama bw'alimala okugabula Zeba ne Zalumunna mu mukono gwange, ne ndyoka nsika omubiri gwammwe n'amaggwa ag'omu nsiko n'emyeramannyo. Sien die hoofstukBIBULIYA ENTUKUVU7 Gidewoni n'abagamba nti: “Kale, Katonda bw'anampa Zeba ne Zalumunna ne mbakwata, emibiri gyammwe nzija kugitaagulataagula n'amaggwa ag'omu ddungu ne kirobo.” Sien die hoofstukLuganda DC Bible 20037 Gidiyoni n'agamba nti: “Kale, Mukama bw'alimala okuwaayo Zeba ne Zalumunna mu mikono gyange, ndibakubisa amaggwa n'emyeramannyo eby'omu ttale.” Sien die hoofstuk |