Aanlyn Bybel

- Advertensies -




Abalam 8:5 - Luganda Bible 2003

5 Bwe yatuuka e Sukkoti, n'agamba abaayo nti: “Mbeegayiridde, basajja bange mubawe ku mmere, kubanga bakooye, ate nga mpondera Zeba ne Zalumunna bakabaka Abamidiyaani.”

Sien die hoofstuk Kopieer

EKITABO EKITUKUVU BAIBULI

5 N'agamba abasajja ab'omu Sukkosi nti, “Mbeegayiridde abasajja abali nange mubawe ku migaati, kubanga bakooye, era nkyawondera Zeba ne Zalumunna, bakabaka ba Midiyaani.”

Sien die hoofstuk Kopieer

Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya

5 N’agamba abasajja ab’omu Sukkosi nti, “Muwe ku basajja bange, ekyokulya, bakooye. Mpondera Zeba ne Zalumunna bakabaka ba Midiyaani.”

Sien die hoofstuk Kopieer

Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya

5 N'agamba abasajja ab'omu Sukkosi nti Mbeegayiridde, bawe emigaati abantu abangoberera; kubanga bakooye, era ngoberera Zeba ne Zalumunna, bakabaka ba Midiyaani.

Sien die hoofstuk Kopieer

BIBULIYA ENTUKUVU

5 N'asaba abasajja b'e Sukkoti nti: “Mbeegayiridde, abantu be ndi nabo mubawe ku migaati egy'oluwewere, kubanga bakooye, ate nkyawondera Zeba ne Zalumunna bakabaka ba Midiyaani.”

Sien die hoofstuk Kopieer

Luganda DC Bible 2003

5 Bwe yatuuka e Sukkoti, n'agamba abaayo nti: “Mbeegayiridde, basajja bange mubawe ku mmere, kubanga bakooye, ate nga mpondera Zeba ne Zalumunna bakabaka Abamidiyaani.”

Sien die hoofstuk Kopieer




Abalam 8:5

Volg ons:

Advertensies


Advertensies