Aanlyn Bybel

- Advertensies -




Abalam 8:3 - Luganda Bible 2003

3 Katonda abawadde mmwe okutta abalangira ba Midiyaani ababiri Orebu ne Zeebu. Kale nze nkoze ki ekyenkanankana n'ekyo?” Bwe yamala okwogera ebyo, obusungu bwabwe ne bukkakkana.

Sien die hoofstuk Kopieer

EKITABO EKITUKUVU BAIBULI

3 Katonda abawadde okuwangula n'okutta abalangira ababiri Ababamidiyaani, Olebu ne Zeebu; era nze nnandiyinzizza kukola ki okukyenkanyankanya nammwe?” Bweyamala okwogera ebyo, obusungu bwabwe ne bukkakkana.

Sien die hoofstuk Kopieer

Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya

3 Katonda yagabula Olebu ne Zeebu abakulembeze ba Midiyaani mu mukono gwammwe. Kiki kye nandiyinzizza okukola okugeraageranya nammwe?” Awo bwe yabagamba ebigambo ebyo ne bakkakkana.

Sien die hoofstuk Kopieer

Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya

3 Katonda agabudde mu mukono gwammwe abalangira ba Midiyaani, Olebu ne Zeebu: era nze nandiyinzizza kukola ki okukyenkanyankanya nammwe? Awo obusungu bwabwe ne bulyoka bukkakkana gy'ali, bwe yamala okwogera bw'atyo.

Sien die hoofstuk Kopieer

BIBULIYA ENTUKUVU

3 Abakungu ba Midiyaani, Orebi ne Zeebi, Katonda abawaddeyo mu mikono gyammwe; nze nkoze ki ng'okigeraageranyizza n'ekyammwe?” Bwe yayogera ebyo, obusungu bwe baamulinako ne bukkakkana.

Sien die hoofstuk Kopieer

Luganda DC Bible 2003

3 Katonda abawadde mmwe okutta abalangira ba Midiyaani ababiri Orebu ne Zeebu. Kale nze nkoze ki ekyenkanankana n'ekyo?” Bwe yamala okwogera ebyo, obusungu bwabwe ne bukkakkana.

Sien die hoofstuk Kopieer




Abalam 8:3

Volg ons:

Advertensies


Advertensies