Abalam 8:28 - Luganda Bible 200328 Awo Midiyaani n'ewangulwa Yisirayeli, n'eteddamu kubeeraliikiriza. Ensi n'ebaamu emirembe okumala emyaka amakumi ana, okutuusa Gidiyoni lwe yafa. Sien die hoofstukEKITABO EKITUKUVU BAIBULI28 Awo Midiyaani newangulwa abaana ba Isiraeri netaddamu kubeera kizibu gyebali. Ensi ne baamu emirembe okumala emyaka ana (40), okutuusa Gidyoni lwe yafa. Sien die hoofstukEndagaano Enkadde n’Endagaano Empya28 Awo Midiyaani n’ewangulwa abaana ba Isirayiri, era n’etaddayo kubalumba. Ensi n’eba n’emirembe okumala emyaka amakumi ana, Gidyoni gye yabalamula. Sien die hoofstukEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya28 Awo Midiyaani n'ajeemulwa abaana ba Isiraeri, so tebaayimusa nate mitwe gyabwe. Ensi n'ewummulira emyaka ana mu mirembe gya Gidyoni. Sien die hoofstukBIBULIYA ENTUKUVU28 Midiyaani n'atoowazibwa mu maaso g'Abayisirayeli; tebaasobola kuddayo kwejugumula; ensi n'eweerako okumala emyaka ana ebbanga lyonna Gidewoni lye yamala ng'akyali mulamu. Sien die hoofstukLuganda DC Bible 200328 Awo Midiyaani n'ewangulwa Yisirayeli, n'eteddamu kubeeraliikiriza. Ensi n'ebaamu emirembe okumala emyaka amakumi ana, okutuusa Gidiyoni lwe yafa. Sien die hoofstuk |