Abalam 8:27 - Luganda Bible 200327 Mu zaabu oyo, Gidiyoni n'akolamu ekifaananyi, n'akiteeka mu kibuga ky'e Ofura. Abayisirayeli bonna ne bava ku Katonda, ne bagendangayo okukisinza, ne kifuuka kyambika eri Gidiyoni n'ab'omu maka ge. Sien die hoofstukEKITABO EKITUKUVU BAIBULI27 Gidyoni n'abikolamu ekifaananyi eky'ekkanzu n'abiteeka mu kibuga kye, Ofula; Isiraeri yenna ne bava ku katonda ne bagenda ne bakisinza, kino ne kifuukira Gidyoni n'ab'omu maka ge ekyambika. Sien die hoofstukEndagaano Enkadde n’Endagaano Empya27 Awo Gidyoni n’addira zaabu n’amusaanuusa n’amukolamu ekifaananyi eky’ekkanzu (efodi), n’akiteeka mu kibuga kye Ofula. Abayisirayiri bonna ne bakivuunamiranga ne bakisinzanga, era ne kifuukira Gidyoni n’enju ye yonna omutego. Sien die hoofstukEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya27 Gidyoni n'abikoza ekkanzu, n'agiteeka mu kibuga kye, mu Ofula: ne Isiraeri yenna ne bagenda ne bagigoberera eyo okwenda nayo: n'efuuka kyambika eri Gidyoni n'eri ennyumba ye. Sien die hoofstukBIBULIYA ENTUKUVU27 Gidewoni n'akolamu efodi n'agiteeka mu kibuga kye e Ofura; Yisirayeli yenna n'akola obwamalaaya nayo eyo; efodi n'efuukira Gidewoni n'amaka ge gonna omutego. Sien die hoofstukLuganda DC Bible 200327 Mu zaabu oyo, Gidiyoni n'akolamu ekifaananyi, n'akiteeka mu kibuga ky'e Ofura. Abayisirayeli bonna ne bava ku Katonda, ne bagendangayo okukisinza, ne kifuuka kyambika eri Gidiyoni n'ab'omu maka ge. Sien die hoofstuk |