Abalam 8:1 - Luganda Bible 20031 Awo abasajja b'Efurayimu ne bagamba Gidiyoni nti: “Lwaki watuyisa bw'otyo obutatuyita ng'ogenda okulwanyisa Abamidiyaani?” Ne bamunenya nnyo. Sien die hoofstukEKITABO EKITUKUVU BAIBULI1 Abasajja ba Efulayimu ne babuuza Gidyoni nti, “Lwaki watukola bw'otyo, n'ototuyita nga ogenda okulwana ne Midiyaani?” Ne bayomba nnyo naye. Sien die hoofstukEndagaano Enkadde n’Endagaano Empya1 Awo abasajja ba Efulayimu ne babuuza Gidyoni nti, “Lwaki watuyisa bw’otyo, n’ototuyita bwe wagenda okulwana ne Midiyaani?” Ne bamunenya nnyo. Sien die hoofstukEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya1 Abasajja ba Efulayimu ne bamugamba nti Kiki ekikukozezza ffe bw'otyo, obutatuyita bwe wagenda okulwana ne Midiyaani? Ne bayomba nnyo naye. Sien die hoofstukBIBULIYA ENTUKUVU1 Abasajja aba Efurayimu ne banenya Gidewoni nti: “Watukola ki kino, n'ototuyita ng'ogenda okulwanyisa Midiyaani?” Ne bamuyombesa n'amaanyi. Sien die hoofstukLuganda DC Bible 20031 Awo abasajja b'Efurayimu ne bagamba Gidiyoni nti: “Lwaki watuyisa bw'otyo obutatuyita ng'ogenda okulwanyisa Abamidiyaani?” Ne bamunenya nnyo. Sien die hoofstuk |