Aanlyn Bybel

- Advertensies -




Abalam 7:7 - Luganda Bible 2003

7 Mukama n'agamba Gidiyoni nti: “Nja kubanunula mmwe nga nkozesa abasajja abo ebikumi bisatu abakombye amazzi, nkuwe okuwangula Abamidiyaani. Abalala bonna baddeyo ewaabwe.”

Sien die hoofstuk Kopieer

EKITABO EKITUKUVU BAIBULI

7 Mukama n'agamba Gidyoni nti, “Nnaabalokola n'abasajja bisatu (300) abaakombye n'olulimi, ne ngabula Abamidiyaani mu mukono gwo; naye abantu abalala bonna beddireyo ewaabwe.”

Sien die hoofstuk Kopieer

Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya

7 Mukama Katonda n’agamba Gidyoni nti, “Nzija kubanunula era mbawe n’obuwanguzi ku ba Midiyaani nga nkozesa abalwanyi ebikumi ebisatu abaanywedde amazzi ng’embwa, naye abo bonna abasigaddewo bagambe beddireyo ewaabwe.”

Sien die hoofstuk Kopieer

Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya

7 Mukama n'agamba Gidyoni nti Nnaabalokola n'abasajja ebikumi bisatu abaakombye n'olulimi, ne ngabula Abamidiyaani mu mukono gwo: era abantu bonna beddireyo buli muntu mu kifo kye.

Sien die hoofstuk Kopieer

BIBULIYA ENTUKUVU

7 Omukama n'agamba Gidewoni nti: “N'abasajja ebikumi ebisatu abakombye obukombi amazzi nzija kukununula, nkuwe Abamidiyaani mu mikono gyo. Abalala bonna buli omu addeyo ewuwe.”

Sien die hoofstuk Kopieer

Luganda DC Bible 2003

7 Mukama n'agamba Gidiyoni nti: “Nja kubanunula mmwe nga nkozesa abasajja abo ebikumi bisatu abakombye amazzi, nkuwe okuwangula Abamidiyaani. Abalala bonna baddeyo ewaabwe.”

Sien die hoofstuk Kopieer




Abalam 7:7

Volg ons:

Advertensies


Advertensies