Abalam 7:4 - Luganda Bible 20034 Awo Mukama n'agamba Gidiyoni nti: “Abantu bakyayinze obungi. Baserengese ku mazzi, mbakulonderemu eyo. Oyo gwe nnaakugamba nti anaagenda naawe, oyo ye anaagenda naawe. Era buli gwe nnaakugamba nti ono tagenda naawe, ye ataagende naawe.” Sien die hoofstukEKITABO EKITUKUVU BAIBULI4 Mukama n'agamba Gidyoni nti, “Abantu bakyali bangi; baserengese ku mazzi nange n'abakugeresezza eyo; awo olunaatuuka, eyo gwe nnaakugamba nti, ‘anaagenda naawe,’ ye anaagenda naawe; n'oyo gwe nnaakugamba nti, ‘taagende naawe,’ era taagende naawe.” Sien die hoofstukEndagaano Enkadde n’Endagaano Empya4 Mukama Katonda n’agamba Gidyoni nti, “Era abalwanyi bo bakyasusse obungi, baserengese ku mugga, eyo gye naabayunguliramu abasaanidde okugenda naawe n’abatasaanidde.” Sien die hoofstukEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya4 Mukama n'agamba Gidyoni nti Abantu bakyayinze obungi; baserengese ku mazzi, nange naabakukemerera eyo: awo olunaatuuka eyo gwe nnaakugamba nti Ono anaagenda naawe, ye anaagenda naawe; era buli gwe nnaakugamba nti Ono taagende naawe, ye ataagende naawe. Sien die hoofstukBIBULIYA ENTUKUVU4 Omukama n'agamba Gidewoni nti: “Era abantu bakyali bangi. Batwale ku mugga, eyo gye nzija okubalondoberamu. Bwe nnaagamba nti: ‘Ono agende naawe,’ oyo anaagenda; bwe nnaagamba nti: ‘Oyo tagenda naawe,’ tajja kugenda.” Sien die hoofstukLuganda DC Bible 20034 Awo Mukama n'agamba Gidiyoni nti: “Abantu bakyayinze obungi. Baserengese ku mazzi, mbakulonderemu eyo. Oyo gwe nnaakugamba nti anaagenda naawe, oyo ye anaagenda naawe. Era buli gwe nnaakugamba nti ono tagenda naawe, ye ataagende naawe.” Sien die hoofstuk |