Aanlyn Bybel

- Advertensies -




Abalam 7:2 - Luganda Bible 2003

2 Mukama n'agamba Gidiyoni nti: “Abantu abali naawe bayitiridde obungi nze okubawa okuwangula Abamidiyaani. Abayisirayeli bayinza okunneewaanirako nga bagamba nti bawangudde lwa maanyi gaabwe.

Sien die hoofstuk Kopieer

EKITABO EKITUKUVU BAIBULI

2 Mukama n'agamba Gidyoni nti, “Abantu abali naawe bayitiridde obungi nze okuwa okuwangula Abamidiyaani, kubanga Abaisiraeri bayinza okunneenyumiririzaako nga bagamba nti, ‘bawangudde lwa maanyi gaabwe.’

Sien die hoofstuk Kopieer

Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya

2 Mukama Katonda n’agamba Gidyoni nti, “Abalwanyi bo basusse obungi; nze sibaganye kuwangula Abamidiyaani, Abayisirayiri baleme okwennyumiriza nti amaanyi gaabwe ge gabawanguzza.

Sien die hoofstuk Kopieer

Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya

2 Mukama n'agamba Gidyoni nti Abantu abali naawe bayinze obungi nze okuwa Abamidiyaani mu mukono gwabwe, Isiraeri aleme okunneenyumiririzaako ng'ayogera nti Omukono gwange nze gwe gundokodde.

Sien die hoofstuk Kopieer

BIBULIYA ENTUKUVU

2 Omukama n'agamba Gidewoni nti: “Abantu bo bayitiridde obungi nze okubawa Midiyaani mu mikono gyabwe, sikulwa nga Yisirayeli anneewaanirako nti: ‘Maanyi gange ge gannunudde.’

Sien die hoofstuk Kopieer

Luganda DC Bible 2003

2 Mukama n'agamba Gidiyoni nti: “Abantu abali naawe bayitiridde obungi nze okubawa okuwangula Abamidiyaani. Abayisirayeli bayinza okunneewaanirako nga bagamba nti bawangudde lwa maanyi gaabwe.

Sien die hoofstuk Kopieer




Abalam 7:2

Volg ons:

Advertensies


Advertensies