Abalam 7:15 - Luganda Bible 200315 Gidiyoni bwe yawulira ekirooto ky'omusajja n'amakulu gaakyo, n'asinza Katonda, n'addayo mu lusiisira lw'Abayisirayeli, n'agamba nti “Musituke! Mukama abawadde mmwe okuwangula eggye ly'Abamidiyaani.” Sien die hoofstukEKITABO EKITUKUVU BAIBULI15 Awo olwatuuka Gidyoni bwe yawulira ekirooto n'amakulu gaakyo, n'asinza; n'addayo mu lusiisira lwa Isiraeri n'ayogera nti, “Mugolokoke; kubanga Mukama agabudde egye lya Midiyaani mu mukono gwammwe.” Sien die hoofstukEndagaano Enkadde n’Endagaano Empya15 Gidyoni bwe yamala okuwulira ekirooto ekyo n’amakulu gaakyo, n’avuunama n’asinza Mukama Katonda; era n’addayo mu lusiisira lw’Abayisirayiri n’abalagira nti, “Musitukiremu; kubanga Mukama abawadde obuwanguzi ku ggye ly’Abamidiyaani.” Sien die hoofstukEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya15 Awo olwatuuka Gidyoni bwe yamuwulira ng'abuulira ekirooto n'okutegeeza kwakyo, n'asinza; n'addayo mu lusiisira lwa Isiraeri n'ayogera nti Mugolokoke; kubanga Mukama agabudde mu mukono gwammwe eggye lya Midiyaani. Sien die hoofstukBIBULIYA ENTUKUVU15 Gidewoni bwe yawulira ekirooto n'endootolola yaakyo, n'asinza, n'addayo mu lusiisira lwa Yisirayeli n'agamba nti: “Musituke, kubanga Omukama awaddeyo olusiisira lwa Midiyaani mu mikono gyammwe.” Sien die hoofstukLuganda DC Bible 200315 Gidiyoni bwe yawulira ekirooto ky'omusajja n'amakulu gaakyo, n'asinza Katonda, n'addayo mu lusiisira lw'Abayisirayeli, n'agamba nti “Musituke! Mukama abawadde mmwe okuwangula eggye ly'Abamidiyaani.” Sien die hoofstuk |