Aanlyn Bybel

- Advertensies -




Abalam 7:12 - Luganda Bible 2003

12 Abamidiyaani n'Abamaleki n'abatuuze b'omu Buvanjuba, baali babisse ekiwonvu, nga bali ng'enzige obungi, era n'eŋŋamiya ze balina butabalika, ng'omusenyu ku lubalama lw'ennyanja.

Sien die hoofstuk Kopieer

EKITABO EKITUKUVU BAIBULI

12 Abamidiyaani n'Abamaleki n'abantu b'omu Buvanjuba, baali babisse ekiwonvu, nga bali ng'enzige obungi, era n'eŋŋamira ze balina butabalika, ng'omusenyu ku lubalama lw'ennyanja.

Sien die hoofstuk Kopieer

Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya

12 Abamidiyaani, Abamaleki n’Abamawanga amalala ag’ebuvanjuba abaali mu kiwonvu, mu bungi baali ng’enzige; era n’eŋŋamira zaabwe mu bungi, nga ziri ng’empeke z’omusenyu oguli ku lubalama lw’ennyanja.

Sien die hoofstuk Kopieer

Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya

12 N'Abamidiyaani n'Abamaleki n'abaana bonna ab'ebuvanjuba baali bateekeddwateekeddwa mu kiwonvu ng'enzige okuba abangi; n'eŋŋamira zaabwe tezaabalikika, ng'omusenyu oguli ku ttale ly'ennyanja okuba ennyingi.

Sien die hoofstuk Kopieer

BIBULIYA ENTUKUVU

12 Abamidiyaani n'Abaamaleki n'abantu ab'ebuvanjuba baali bagumbye awo mu kiwonvu nga bali ng'enzige obungi; eŋŋamiya zaabwe nazo nga butabala, obungi nga ziri ng'omusenyu ku lubalama lw'ennyanja.

Sien die hoofstuk Kopieer

Luganda DC Bible 2003

12 Abamidiyaani n'Abamaleki n'abatuuze b'omu Buvanjuba, baali babisse ekiwonvu, nga bali ng'enzige obungi, era n'eŋŋamiya ze balina butabalika, ng'omusenyu ku lubalama lw'ennyanja.

Sien die hoofstuk Kopieer




Abalam 7:12

Volg ons:

Advertensies


Advertensies