Aanlyn Bybel

- Advertensies -




Abalam 6:8 - Luganda Bible 2003

8 Mukama n'atuma omulanzi eri Abayisirayeli, n'abagamba nti: “Mukama, Katonda wa Yisirayeli agamba nti: ‘Nabaggya mu Misiri gye mwali mufugibwa obuddu.

Sien die hoofstuk Kopieer

EKITABO EKITUKUVU BAIBULI

8 Mukama n'atuma nnabbi eri abaana ba Isiraeri n'abagamba nti, “Mukama, Katonda wa Isiraeri agamba nti, nnabaggya mu Misiri gye mwali mufugibwa obuddu;

Sien die hoofstuk Kopieer

Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya

8 n’atumira Abayisirayiri Nnabbi, n’abagamba nti, “Mukama Katonda w’Abayisirayiri agamba bw’ati: nabakulembera okuva mu Misiri, ne mbaggya mu nnyumba ey’obuddu,

Sien die hoofstuk Kopieer

Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya

8 Mukama n'atuma nnabbi eri abaana ba Isiraeri: n'abagamba nti Bw'atyo bw'ayogera Mukama, Katonda wa Isiraeri, nti Nabaggya mu Misiri ne mbalinnyisa, era nabaggya mu nnyumba y'obuddu;

Sien die hoofstuk Kopieer

BIBULIYA ENTUKUVU

8 Omukama n'abatumira omusajja omulanzi eyabagamba nti: “Omukama Katonda wa Yisirayeli kino ky'agamba nti: ‘Nze nabaggya mu Misiri, ne mbaggya mu nnyumba y'obuddu,

Sien die hoofstuk Kopieer

Luganda DC Bible 2003

8 Mukama n'atuma omulanzi eri Abayisirayeli, n'abagamba nti: “Mukama, Katonda wa Yisirayeli agamba nti: ‘Nabaggya mu Misiri gye mwali mufugibwa obuddu.

Sien die hoofstuk Kopieer




Abalam 6:8

Volg ons:

Advertensies


Advertensies