Abalam 6:38 - Luganda Bible 200338 Bwe kityo bwe kyaba. Gidiyoni bwe yazuukuka enkeera ku makya, n'akamula ebyoya by'endiga okubimalamu omusulo, ne bivaamu amazzi, ne gajjuza ekibya. Sien die hoofstukEKITABO EKITUKUVU BAIBULI38 Awo bwe kyali bwe kityo. Awo Gidyoni bw'eyagolokoka enkya ku makya n'akamula ebyoya by'endiga ne muvaamu amazzi agajjuza ekibya. Sien die hoofstukEndagaano Enkadde n’Endagaano Empya38 Ddala bwe kityo bwe kyali; kubanga Gidyoni bwe yagolokoka enkeera mu makya ebyoya by’endiga n’abikamulamu omusulo ne muvaamu ekibya kiramba eky’amazzi. Sien die hoofstukEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya38 Awo bwe kyali bwe kityo: kubanga n'agolokoka enkya mu makya, n'akamula ebyoya, omusulo n'agumalamu mu byoya, amazzi ne gajjula ekibya. Sien die hoofstukBIBULIYA ENTUKUVU38 Era bwe kyaba. Bwe yazuukuka, eddiba, n'alikamulamu omusulo ekikopo kiramba. Sien die hoofstukLuganda DC Bible 200338 Bwe kityo bwe kyaba. Gidiyoni bwe yazuukuka enkeera ku makya, n'akamula ebyoya by'endiga okubimalamu omusulo, ne bivaamu amazzi, ne gajjuza ekibya. Sien die hoofstuk |