Aanlyn Bybel

- Advertensies -




Abalam 6:37 - Luganda Bible 2003

37 kale nja kuteeka ebyoya by'endiga mu gguuliro ly'eŋŋaano. Ku makya omusulo bwe gunaaba ku byoya kwokka, ettaka nga kkalu, nja kumanya ng'onoonunula Yisirayeli ng'okozesa nze.”

Sien die hoofstuk Kopieer

EKITABO EKITUKUVU BAIBULI

37 laba bwe n'ateeka ebyoya by'endiga mu gguuliro; omusulo ne guba ku byoya byokka ng'ettaka lyonna kkalu, ne ndyoka mmanya ng'olirokola Isiraeri n'omukono gwange, nga bwe wayogera.”

Sien die hoofstuk Kopieer

Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya

37 ka nteeke ebyoya by’endiga mu kifo awakubirwa eŋŋaano; bwe binaatoba omusulo naye ng’ettaka eribyetoolodde lyo kkalu, ne ndyoka nkakasa ddala ng’olinunula Abayisirayiri ng’oyita mu nze nga bwe wasuubiza.”

Sien die hoofstuk Kopieer

Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya

37 laba, naateeka ebyoya by'endiga mu gguuliro; oba ng'omusulo gunaaba ku byoya byokka, ettaka lyonna nga kkalu, ne ndyoka mmanya ng'olirokola Isiraeri n'omukono gwange, nga bwe wayogera.

Sien die hoofstuk Kopieer

BIBULIYA ENTUKUVU

37 laba, nzija kussa eddiba ly'endiga mu gguuliro. Omusulo bwe gunaaba ku ddiba kwokka, ettaka okwetooloola nga kkalu, nnaamanya ng'onoowonya Yisirayeli n'omukono gwange nga bwe wagamba.”

Sien die hoofstuk Kopieer

Luganda DC Bible 2003

37 kale nja kuteeka ebyoya by'endiga mu gguuliro ly'eŋŋaano. Ku makya omusulo bwe gunaaba ku byoya kwokka, ettaka nga kkalu, nja kumanya ng'onoonunula Yisirayeli ng'okozesa nze.”

Sien die hoofstuk Kopieer




Abalam 6:37

Volg ons:

Advertensies


Advertensies