Abalam 6:32 - Luganda Bible 200332 Okuva olwo Gidiyoni n'ayitibwa Yerubbaali, kubanga Yowaasi yagamba nti: “Baali yeewolereze, kubanga alutaari ye gye bamenye.” Sien die hoofstukEKITABO EKITUKUVU BAIBULI32 Okuva olwo Gidyoni n'ayitibwa Yerubbaali, kubanga Yowaasi yagamba nti, “Baali yeewolereze kubanga ekyoto kye kyebamenye.” Sien die hoofstukEndagaano Enkadde n’Endagaano Empya32 Okuva ku olwo Gidyoni ne bamukazaako erya Yerubbaali ekitegeeza nti, “Baali amulwanyise.” Kubanga yamenyaamenya ekyoto kya Baali. Sien die hoofstukEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya32 Ku lunaku olwo kyeyava amuyita Yerubbaali, ng'ayogera nti Baali amuwawaabire kubanga amenyeemenye ekyoto kye. Sien die hoofstukBIBULIYA ENTUKUVU32 Okuva ku olwo Gidewoni ne bamutuuma Yerubbaali, nga bagamba nti: “Ka Baali amulwanyise, kubanga yamenyawo omwaliiro gwe.” Sien die hoofstukLuganda DC Bible 200332 Okuva olwo Gidiyoni n'ayitibwa Yerubbaali, kubanga Yowaasi yagamba nti: “Baali yeewolereze, kubanga alutaari ye gye bamenye.” Sien die hoofstuk |