Aanlyn Bybel

- Advertensies -




Abalam 6:30 - Luganda Bible 2003

30 Awo ne bagamba Yowaasi nti: “Fulumya mutabani wo tumutte, kubanga amenyeemenye alutaari ya Baali era atemyewo empagi ya Asera egibadde okumpi.”

Sien die hoofstuk Kopieer

EKITABO EKITUKUVU BAIBULI

30 Awo abasajja ab'omu kibuga ne bagamba Yowaasi nti, “Fulumya mutabani wo tumutte, kubanga amenyemenye ekyoto kya Baali, era kubanga atemyetemye Asera akibadde okumpi.”

Sien die hoofstuk Kopieer

Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya

30 Abantu b’omu kibuga ne bagamba Yowaasi nti, “Ffulumya mutabani wo tumutte, kubanga amenyeemenye ekyoto kwetusinziza Baali; ate era n’atemaatema n’ekifaananyi kya Asera ekibadde kikiriraanye.”

Sien die hoofstuk Kopieer

Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya

30 Awo abasajja ab'omu kibuga ne bagamba Yowaasi nti Fulumya mutabani wo afe: kubanga amenyeemenye ekyoto kya Baali, era kubanga atemyetemye Asera akibadde okumpi.

Sien die hoofstuk Kopieer

BIBULIYA ENTUKUVU

30 Ne bagamba Yowasi nti: “Mutabani wo muleete; asaanira kufa, kubanga yamenyeewo omwaliiro gwa Baali n'atema n'empagi ya Asera ebadde eriranyeewo.”

Sien die hoofstuk Kopieer

Luganda DC Bible 2003

30 Awo ne bagamba Yowaasi nti: “Fulumya mutabani wo tumutte, kubanga amenyeemenye alutaari ya Baali era atemyewo empagi ya Asera egibadde okumpi.”

Sien die hoofstuk Kopieer




Abalam 6:30

Volg ons:

Advertensies


Advertensies