Abalam 6:28 - Luganda Bible 200328 Abantu ab'omu kibuga bwe baagolokoka enkeera ku makya, ne balaba ng'alutaari ya Baali emenyeddwawo, n'empagi ya Asera egibadde okumpi ng'etemeddwawo, nga n'ente ennume eyookubiri eyokeddwa ku alutaari ezimbiddwawo. Sien die hoofstukEKITABO EKITUKUVU BAIBULI28 Abasajja ab'omu kibuga bwe baagolokoka enkya mu makya, laba ekyoto kya Baali nga kimenyesemenyese, ne Asera akibadde okumpi ng'atemeddwatemeddwa, n'ente eyo eyokubiri ng'eweereddwayo ku kyoto ekizimbiddwa. Sien die hoofstukEndagaano Enkadde n’Endagaano Empya28 Abantu b’omu kibuga baagenda okugolokoka ku nkya mu makya, nga ekyoto kwe baasinzizanga Baali kimenyeddwamenyeddwa, n’ekifaananyi kya Asera ekyakiri okumpi nga nakyo kitemeddwatemeddwa, n’ente eya ssava ng’eweereddwayo ku kyoto ekiggya. Sien die hoofstukEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya28 Abasajja ab'omu kibuga bwe baagolokoka enkya mu makya, laba ekyoto kya Baali nga kimenyesemenyese, ne Asera akibadde okumpi ng'atemeddwatemeddwa, n'ente eyo ey'okubiri ng'eweereddwayo ku kyoto ekizimbiddwa. Sien die hoofstukBIBULIYA ENTUKUVU28 Abasajja b'ekibuga ekyo bwe baazuukuka ku makya, ne kibabuukako okulaba ng'omwaliiro gwa Baali gwamenyeddwa n'empagi ya Asera eyali eguliraanye ng'etemeddwa, ate ng'ente ennume enkulu obulungi eweerezeddwa ng'ekitambiro ekyokye ku mwaliro ogwakazimbwawo. Sien die hoofstukLuganda DC Bible 200328 Abantu ab'omu kibuga bwe baagolokoka enkeera ku makya, ne balaba ng'alutaari ya Baali emenyeddwawo, n'empagi ya Asera egibadde okumpi ng'etemeddwawo, nga n'ente ennume eyookubiri eyokeddwa ku alutaari ezimbiddwawo. Sien die hoofstuk |