Abalam 6:21 - Luganda Bible 200321 Awo malayika wa Mukama n'asitula ekikolo ky'omuggo gwe yali akutte, n'akoona ku nnyama ne ku migaati egitazimbulukusiddwa, omuliro ne guva mu jjinja, ne gwokya ennyama n'emigaati. Malayika wa Mukama n'abula. Sien die hoofstukEKITABO EKITUKUVU BAIBULI21 Awo malayika wa Mukama n'agolola ekikolo ky'omuggo ogwali mu mukono gwe, n'akoma ku nnyama ne ku migaati egitazimbulukuswa; omuliro ne guva mu jjinja ne gwokya ennyama n'emigaati; malayika wa Mukama n'abulawo. Sien die hoofstukEndagaano Enkadde n’Endagaano Empya21 Awo malayika wa Mukama Katonda n’akoma ku nnyama ne ku migaati egitazimbulukuswa nga yeeyambisa omuggo gwe yalina. Omuliro ne guva mu jjinja ne gububuuka ne gwokya ennyama n’emigaati egitazimbulukuswa byonna ne bisaanawo. Amangwago malayika wa Mukama n’abulawo. Sien die hoofstukEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya21 Awo malayika wa Mukama n'agolola ekikolo ky'omuggo ogwali mu mukono gwe, n'akoma ku nnyama ne ku migaati egitazimbulukuswa; omuliro ne guva mu jjinja ne gulinnya, ne gumalawo ennyama n'emigaati egitazimbulukuswa; malayika wa Mukama n'ava mu maaso ge. Sien die hoofstukBIBULIYA ENTUKUVU21 Malayika w'Omukama n'agolola omuggo gwe gwe yali akutte mu ngalo, n'akoona n'akasongezo ku nnyama n'emigaati egitazimbuluse. Omuliro ne guva mu lwazi ne gusenkenya ennyama n'emigaati egitazimbulukuse. Malayika w'Omukama n'abula. Sien die hoofstukLuganda DC Bible 200321 Awo malayika wa Mukama n'asitula ekikolo ky'omuggo gwe yali akutte, n'akoona ku nnyama ne ku migaati egitazimbulukusiddwa, omuliro ne guva mu jjinja, ne gwokya ennyama n'emigaati. Malayika wa Mukama n'abula. Sien die hoofstuk |