Abalam 6:20 - Luganda Bible 200320 Malayika wa Mukama n'amulagira nti: “Ddira ennyama n'emigaati egitazimbulukusiddwa obiteeke ku jjinja lino, obifukeko omukyuzi.” Gidiyoni n'akola bw'atyo. Sien die hoofstukEKITABO EKITUKUVU BAIBULI20 Malayika wa Mukama n'amugamba nti, “Ddira ennyama n'emigaati egitazimbulukuswa obiteeke ku jjinja lino, obifukeko omucuuzi gw'ennyama.” N'akola bw'atyo. Sien die hoofstukEndagaano Enkadde n’Endagaano Empya20 Naye malayika wa Katonda n’amulagira nti, “Ddira ennyama n’emigaati egitazimbulukuswa obiteeke ku jjinja lino obifukeko guleevi.” Gidyoni n’akola bw’atyo. Sien die hoofstukEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya20 Malayika wa Mukama n'amugamba nti Ddira ennyama n'emigaati egitazimbulukuswa obiteeke ku jjinja lino, ofuke amazzi g'ennyama. N'akola bw'atyo. Sien die hoofstukBIBULIYA ENTUKUVU20 Malayika wa Katonda n'amugamba nti: “Ddira ennyama n'emigaati egitazimbulukuse obisse ku jjinja liri, n'omucuuzi ogufuke kuli.” Bwe yakola. Sien die hoofstukLuganda DC Bible 200320 Malayika wa Mukama n'amulagira nti: “Ddira ennyama n'emigaati egitazimbulukusiddwa obiteeke ku jjinja lino, obifukeko omukyuzi.” Gidiyoni n'akola bw'atyo. Sien die hoofstuk |