Abalam 6:19 - Luganda Bible 200319 Awo Gidiyoni n'ayingira mu nnyumba, n'afumba embuzi ento, era n'agoya kilo kkumi ez'obuwunga n'akolamu emigaati egitazimbulukusiddwa. Ennyama n'agiteeka mu kibbo, n'omukyuzi n'agufuka mu kibya, n'abireeta eri malayika wa Mukama, n'abimuweera wansi w'omuvule. Sien die hoofstukEKITABO EKITUKUVU BAIBULI19 Gidyoni n'ayingira, n'ateekateeka omwana gw'embuzi, n'emigaati egitazimbulukuswa ne efa ey'obutta; ennyama n'agiteeka mu kibbo, omucuuzi gwayo n'aguteeka mu kibya, n'abimuleetera wansi w'omwera, n'abimuwa. Sien die hoofstukEndagaano Enkadde n’Endagaano Empya19 Gidyoni n’ayingira mu nju ye, n’atta omwana gw’embuzi n’ateekateeka n’emigaati egitazimbulukuswa ng’akozesa kilo abiri ez’obuwunga bw’eŋŋaano. Ennyama n’agiteeka mu kibbo; ne guleevi waayo ne bamussa mu kibya, n’abimuleetera wansi w’omwera n’abimuwa. Sien die hoofstukEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya19 Gidyoni n'ayingira, n'ateekateeka omwana gw'embuzi, n'emigaati egitazimbulukuswa ne efa ey'obutta: ennyama n'agiteeka mu kibbo, n'amazzi gaayo n'agafuka mu kibya, n'abimuleetera wansi w'omwera, n'abimuwa. Sien die hoofstukBIBULIYA ENTUKUVU19 Gidewoni n'ayingira, n'afumba akabuzi, n'addira n'efa y'eŋŋano n'afumba emigaati egitazimbulukuse. Ennyama n'agissa mu kisero, omucuuzi n'agussa mu katamu, byonna n'abitwala n'abimuweereza wansi w'omuvule. Sien die hoofstukLuganda DC Bible 200319 Awo Gidiyoni n'ayingira mu nnyumba, n'afumba embuzi ento, era n'agoya kilo kkumi ez'obuwunga n'akolamu emigaati egitazimbulukusiddwa. Ennyama n'agiteeka mu kibbo, n'omukyuzi n'agufuka mu kibya, n'abireeta eri malayika wa Mukama, n'abimuweera wansi w'omuvule. Sien die hoofstuk |