Abalam 6:16 - Luganda Bible 200316 Mukama n'amugamba nti: “Mazima nja kubeera wamu naawe, era ojja kwanguyirwa okuwangula Abamidiyaani ng'awangula omuntu omu.” Sien die hoofstukEKITABO EKITUKUVU BAIBULI16 Mukama n'amugamba nti, “Mazima ndibeera wamu naawe, era olyanguyirwa okuwangula Abamidiyaani ng'awangula omuntu omu.” Sien die hoofstukEndagaano Enkadde n’Endagaano Empya16 Mukama n’amugamba nti, “Ndibeera wamu naawe, era olifufuggaza Abamidiyaani ng’olinga akuba omuntu omu.” Sien die hoofstukEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya16 Mukama n'amugamba nti Mazima ndibeera wamu naawe, era olikuba Abamidiyaani ng'omuntu omu. Sien die hoofstukBIBULIYA ENTUKUVU16 Omukama n'amugamba nti: “Nzija kubeera naawe. Ojja kuwangula Abamidiyaani ng'awangula omuntu omu.” Sien die hoofstukLuganda DC Bible 200316 Mukama n'amugamba nti: “Mazima nja kubeera wamu naawe, era ojja kwanguyirwa okuwangula Abamidiyaani ng'awangula omuntu omu.” Sien die hoofstuk |