Abalam 6:11 - Luganda Bible 200311 Awo Malayika wa Mukama n'ajja n'atuula wansi w'omuvule gw'e Ofura ogwa Yowaasi Omwabiyezeeri. Gidiyoni mutabani wa Yowaasi oyo, yali ng'awuula eŋŋaano mu ssogolero ly'emizabbibu, okugikisa Abamidiyaani. Sien die hoofstukEKITABO EKITUKUVU BAIBULI11 Malayika wa Mukama n'ajja, n'atuula wansi w'omwera ogwa Yowaasi Omwabiezeri: Gidyoni mutabani we yali mussogolero nga awuula eŋŋaano agikise Abamidiyaani. Sien die hoofstukEndagaano Enkadde n’Endagaano Empya11 Malayika wa Mukama Katonda n’ajja mu Ofula, n’atuula wansi w’omuti omwera ogwali ogwa Yowaasi ow’omu ssiga lya Abiezeri: ne mutabani we Gidyoni yali akubira eŋŋaano mu ssogolero alyoke agikweke Abamidiyaani. Sien die hoofstukEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya11 Malayika wa Mukama n'ajja, n'atuula wansi w'omwera ogwali mu Ofula, kye kyali ekya Yowaasi Omwabiezeri: ne mutabani we Gidyoni yali awuula eŋŋaano mu ssogolero agikise Abamidiyaani. Sien die hoofstukBIBULIYA ENTUKUVU11 Malayika w'Omukama n'ajja, n'atuula mu muvule ogwali e Ofura, ogwa Yowasi ow'omu nyumba ya Abiyezeri. Mutabani we Gidewoni yali awuula ŋŋano mu ssogolero ly'evviini, atere agikweke Abamidiyaani. Sien die hoofstukLuganda DC Bible 200311 Awo Malayika wa Mukama n'ajja n'atuula wansi w'omuvule gw'e Ofura ogwa Yowaasi Omwabiyezeeri. Gidiyoni mutabani wa Yowaasi oyo, yali ng'awuula eŋŋaano mu ssogolero ly'emizabbibu, okugikisa Abamidiyaani. Sien die hoofstuk |