Aanlyn Bybel

- Advertensies -




Abalam 6:1 - Luganda Bible 2003

1 Abayisirayeli era ne bakola ebibi, ne banyiiza Mukama, Mukama n'abaleka okufugibwa Abamidiyaani okumala emyaka musanvu.

Sien die hoofstuk Kopieer

EKITABO EKITUKUVU BAIBULI

1 Awo abaana ba Isiraeri ne baddamu nate okukola ekibi mu maaso ga Mukama; Mukama n'abagabula eri Abamidiyaani ne babafugira emyaka musanvu (7).

Sien die hoofstuk Kopieer

Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya

1 Abayisirayiri ne bakola ebibi mu maaso ga Mukama Katonda. N’abawaayo mu mikono gy’Abamidiyaani okumala emyaka musanvu.

Sien die hoofstuk Kopieer

Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya

1 Abaana ba Isiraeri ne bakola ekyali mu maaso ga Mukama ekibi: Mukama n'abagabula mu mukono gwa Midiyaani emyaka musanvu.

Sien die hoofstuk Kopieer

BIBULIYA ENTUKUVU

1 Abayisirayeli baakola bubi mu maaso g'Omukama, n'abawaayo mu mikono gy'Abamidiyaani okumala emyaka musanvu.

Sien die hoofstuk Kopieer

Luganda DC Bible 2003

1 Abayisirayeli era ne bakola ebibi, ne banyiiza Mukama, Mukama n'abaleka okufugibwa Abamidiyaani okumala emyaka musanvu.

Sien die hoofstuk Kopieer




Abalam 6:1

Volg ons:

Advertensies


Advertensies