Abalam 5:6 - Luganda Bible 20036 Mu mirembe gya Samugari mutabani wa Anati, mu mirembe gya Yayeli enguudo zeewalibwanga, ng'abatambuze bayita mu mpenda. Sien die hoofstukEKITABO EKITUKUVU BAIBULI6 Mu mirembe gya Samugali mutabani wa Anasi, Mu mirembe gya Yayeeri, enguudo zeewalibwanga, ng'abatambuze bayita mu mpenda. Sien die hoofstukEndagaano Enkadde n’Endagaano Empya6 “Ku mulembe gwa Samugali, mutabani wa Anasi, ne ku mulembe gwa Yayeeri abatambuze tebaayitanga, mu nguudo nnene, baatambuliranga mu mpenda. Sien die hoofstukEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya6 Mu mirembe gya Samugali mutabani wa Anasi, Mu mirembe gya Yayeeri, enguudo tezaalimu bantu, Abatambuze ne batambuliranga mu mpenda. Sien die hoofstukBIBULIYA ENTUKUVU6 “Mu budde bwa Samugari mutabani wa Anati, mu budde bwa Yayeli, amakubo nga makalu; abatambuze nga bakwata bukubo busaliikiriza. Sien die hoofstukLuganda DC Bible 20036 Mu mirembe gya Samugari mutabani wa Anati, mu mirembe gya Yayeli enguudo zeewalibwanga, ng'abatambuze bayita mu mpenda. Sien die hoofstuk |