Abalam 5:31 - Luganda Bible 200331 Bwe batyo abalabe bo ayi Mukama bazikirirenga bonna. Naye abakwagala bonna baakaayakane ng'enjuba evayo. Ensi n'ebaamu emirembe okumala emyaka amakumi ana. Sien die hoofstukEKITABO EKITUKUVU BAIBULI31 Bwe batyo, ai Mukama abalabe bo bonna bazikirirenga; Naye abo bonna abakwagala babe ng'enjuba bw'evaayo mu maanyi gaayo. Awo ensi ne baamu emirembe okumala emyaka ana (40). Sien die hoofstukEndagaano Enkadde n’Endagaano Empya31 “Ayi Mukama Katonda abalabe bo bazikirirenga bwe batyo nga Sisera. Naye abo bonna abakwagala bamasemasenga ng’enjuba ey’akavaayo mu maanyi gaayo.” Awo ne wayitawo emyaka ana nga Abayisirayiri bali mu mirembe. Sien die hoofstukEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya31 Bwe batyo bazikirirenga abalabe bo bonna, ai Mukama: Naye abo bonna abamwagala babe ng'enjuba bw'evaayo mu maanyi gaayo. Ensi n'ewummulira emyaka amakumi ana. Sien die hoofstukBIBULIYA ENTUKUVU31 “Mukama, bonna abalabe bo bazikirire! Naye abo abakwagala babeere ng'enjuba bw'evaayo n'amaanyi gaayo gonna.” Awo ensi n'eweerako okumala emyaka amakumi ana. Sien die hoofstukLuganda DC Bible 200331 Bwe batyo abalabe bo ayi Mukama bazikirirenga bonna. Naye abakwagala bonna baakaayakane ng'enjuba evayo. Ensi n'ebaamu emirembe okumala emyaka amakumi ana. Sien die hoofstuk |