Abalam 4:9 - Luganda Bible 20039 Debora n'addamu nti: “Mazima nja kugenda naawe. Naye ekitiibwa eky'obuwanguzi tekijja kuba kikyo, kubanga Mukama ajja kuwaayo Sisera awangulwe omukazi.” Awo Debora n'asituka, n'agenda ne Baraki e Kadesi. Sien die hoofstukEKITABO EKITUKUVU BAIBULI9 Debola n'amugamba, “Mazima ndigenda naawe, naye ekitiibwa eky'obuwanguzi tekiriba kikyo, kubanga Mukama aligabula Sisera mu mukono gw'omukazi.” Awo Debola n'asituka, n'agenda ne Balaki e Kedesi. Sien die hoofstukEndagaano Enkadde n’Endagaano Empya9 Debola n’amugamba nti, “Wewaawo nnaagenda naawe, naye ekitiibwa n’obuwanguzi tebiibe bibyo, kubanga Mukama aliwaayo Sisera awangulwe mu mikono gy’omukazi.” Baraki n’addayo ne Debola e Kedesi. Sien die hoofstukEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya9 N'agamba nti Mazima ndigenda naawe: naye olugendo lw'ogenda teruliba lwa kitiibwa kyo; kubanga Mukama alitunda Sisera mu mukono gw'omukazi. Debola n'agolokoka, n'agenda ne Balaki e Kedesi. Sien die hoofstukBIBULIYA ENTUKUVU9 Debora n'amuddamu nti: “Kale nzija kugenda naawe; naye manya nti ku lutalo luno lw'ogendako anaafuna ettendo taabe ggwe, kubanga omukazi Omukama gw'anaawa okuwangula Sisera.” Debora n'asitula n'agenda ne Baraki e Kedesi. Sien die hoofstukLuganda DC Bible 20039 Debora n'addamu nti: “Mazima nja kugenda naawe. Naye ekitiibwa eky'obuwanguzi tekijja kuba kikyo, kubanga Mukama ajja kuwaayo Sisera awangulwe omukazi.” Awo Debora n'asituka, n'agenda ne Baraki e Kadesi. Sien die hoofstuk |