Abalam 4:22 - Luganda Bible 200322 Baraki bwe yajja ng'awondera Sisera, Yayeli n'afuluma okumusisinkana, n'amugamba nti: “Jjangu nkulage omusajja gw'onoonya.” Awo Baraki n'ayingira ne Yayeli, n'asanga Sisera ng'agaŋŋalamye afudde, nga n'enkondo ekomereddwa mu kyenyi kye. Sien die hoofstukEKITABO EKITUKUVU BAIBULI22 Balaki bwe yajja ng'awondera Sisera, Yayeeri n'afuluma okumusisinkana, n'amugamba nti, “Jjangu nkulage omusajja gw'onoonya.” Awo Balaki n'ayingira ne Yayeeri, n'asanga Sisera ng'agaŋŋalamye afudde, nga n'enkondo ekomereddwa mu kyenyi kye. Sien die hoofstukEndagaano Enkadde n’Endagaano Empya22 Awo Baraki bwe yali nga anoonya Sisera, Yayeeri n’afuluma okumusisinkana, n’amugamba nti, “Jjangu nkulage omusajja gw’onoonya. Baraki n’ayingira mu weema n’alaba omulambo ggwa Sisera nga gukubiddwamu enkondo mu kyenyi.” Sien die hoofstukEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya22 Era, laba, Balaki ng'agoberera Sisera, Yayeeri n'afuluma okumusisinkana, n'amugamba nti Jjangu, nange n'akulaga omusajja gw'onoonya. N'ajja gy'ali; era, laba, Sisera yali agalamidde afudde, n'enkondo ng'eri mu kyenyi kye. Sien die hoofstukBIBULIYA ENTUKUVU22 Baraki naye n'atuuka ng'anoonya Sisera. Yayeli n'afuluma okumusisinkana, n'amugamba nti: “Jjangu nkulage omuntu gw'onoonya.” N'ayingira naye. Gye yakuba amaaso, nga ku Sisera agalamidde awo mufu, ng'enkondo ya weema emuyise mu luba. Sien die hoofstukLuganda DC Bible 200322 Baraki bwe yajja ng'awondera Sisera, Yayeli n'afuluma okumusisinkana, n'amugamba nti: “Jjangu nkulage omusajja gw'onoonya.” Awo Baraki n'ayingira ne Yayeli, n'asanga Sisera ng'agaŋŋalamye afudde, nga n'enkondo ekomereddwa mu kyenyi kye. Sien die hoofstuk |