Abalam 4:21 - Luganda Bible 200321 Sisera yali akooye nnyo, ne yeebaka otulo tungi. Awo Yayeli n'akwata enkondo ya weema n'ennyondo, n'amusemberera ng'asooba, n'amukomerera enkondo mu kyenyi n'eyitamu n'ekwata n'ettaka. Bw'atyo Sisera n'afa. Sien die hoofstukEKITABO EKITUKUVU BAIBULI21 Awo Yayeeri muka Keberi n'addira enkondo y'eweema, n'addira ennyondo mu mukono gwe, n'amusemberera ng'asooba, n'amukomerera enkondo mu kyenyi, n'eyitamu n'ekwata n'ettaka; kubanga yali yeebase otulo tungi; n'azirika n'afa. Sien die hoofstukEndagaano Enkadde n’Endagaano Empya21 Awo Sisera bwe yali nga ali mu tulo tungi, Yayeeri mukazi wa Keberi n’addira enkondo ya weema n’ennyondo n’amusooberera n’amukomerera enkondo mu kyenyi, n’eyitamu n’ekwata n’ettaka n’afa. Sien die hoofstukEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya21 Awo Yayeeri mukazi wa Keberi n'addira enkondo y'eweema, n'addira ennyondo mu mukono gwe, n'amusemberera ng'asooba, n'amukomerera enkondo mu kyenyi, n'eyitamu n'ekwata n'ettaka; kubanga yali yeebase otulo tungi; n'azirika n'afa. Sien die hoofstukBIBULIYA ENTUKUVU21 Naye Yayeli muka Keberi n'akwata enkondo ya weema, n'abaka n'ennyondo, n'asooba n'agenda we yali nga yeebase olw'obukoowu, n'amukomerera enkondo mu luba n'emuyitamu n'egukka mu ttaka, n'afa. Sien die hoofstukLuganda DC Bible 200321 Sisera yali akooye nnyo, ne yeebaka otulo tungi. Awo Yayeli n'akwata enkondo ya weema n'ennyondo, n'amusemberera ng'asooba, n'amukomerera enkondo mu kyenyi n'eyitamu n'ekwata n'ettaka. Bw'atyo Sisera n'afa. Sien die hoofstuk |