Abalam 4:15 - Luganda Bible 200315 Mukama n'afufuggaza Sisera n'amagaali ge gonna, n'eggye lye lyonna n'ebyokulwanyisa, mu maaso ga Baraki. Sisera n'ava mu ggaali ye, n'addusa bigere. Sien die hoofstukEKITABO EKITUKUVU BAIBULI15 Mukama n'afufuggaza Sisera n'amagaali ge gonna n'eggye lye lyonna n'eby'okulwanyisa, mu maaso ga Balaki. Sisera n'ava mu ggaali ye, n'addusa bigere. Sien die hoofstukEndagaano Enkadde n’Endagaano Empya15 Mukama n’afufuggaza n’ekitala Sisera n’amagaali gonna n’eggye lye lyonna nga Baraki alaba; Sisera n’abuuka mu ggaali lye, n’adduka. Sien die hoofstukEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya15 Mukama n'afufuggaza Sisera n'amagaali ge gonna n'eggye lye lyonna n'obwogi bw'ekitala mu maaso ga Balaki; Sisera n'ava mu ggaali lye, n'adduka n'ebigere. Sien die hoofstukBIBULIYA ENTUKUVU15 Baraki bwe yalumba, Omukama n'atta n'obwogi bw'ekitala Sisera, eggye lye lyonna n'ebigaali bye byonna. Sisera n'abuuka ku kigaali kye n'addukira ku bigere. Sien die hoofstukLuganda DC Bible 200315 Mukama n'afufuggaza Sisera n'amagaali ge gonna, n'eggye lye lyonna n'ebyokulwanyisa, mu maaso ga Baraki. Sisera n'ava mu ggaali ye, n'addusa bigere. Sien die hoofstuk |